2 Peter 3:12
12 anga mulindirira era nga mwegomba nnyo olunaku lwa Katonda okutuuka, olunaku obwengula bwonna ▼▼obwengula y’ensi yonna n’ebizungirizi awamu n’ebintu ebirala byonna ebiburimu
bwe buryokebwa ne buzikirizirwa n’ebiburimu ne bisaanuuka ne bisirikka.